Add parallel Print Page Options

16 (A)Abamu ku bo ne bagamba nti, “Omusajja oyo Yesu teyava wa Katonda kubanga takwata Ssabbiiti.” Kyokka abalala ne bagamba nti, “Omuntu omwonoonyi ayinza atya okukola eby’amagero ebifaanana bwe bityo?” Ne wabaawo okwawukana kunene mu bo.

Read full chapter

16 Some of the Pharisees said, “This man is not from God, for he does not keep the Sabbath.”(A)

But others asked, “How can a sinner perform such signs?”(B) So they were divided.(C)

Read full chapter

33 (A)Kale omuntu ono eyanzibula amaaso singa teyava wa Katonda ekyo teyandikisobodde.”

Read full chapter

33 If this man were not from God,(A) he could do nothing.”

Read full chapter

22 (A)“Abasajja Abayisirayiri, muwulirize ebigambo bino! Yesu Omunnazaaleesi omuntu Katonda gwe yakakasa gye muli n’ebyamagero eby’ekitalo, Katonda bye yamukozesanga ng’ali mu mmwe, nga mwenna bwe mumanyi.

Read full chapter

22 “Fellow Israelites, listen to this: Jesus of Nazareth(A) was a man accredited by God to you by miracles, wonders and signs,(B) which God did among you through him,(C) as you yourselves know.

Read full chapter

38 (A)Era mumanyi bulungi Yesu Omunnazaaleesi nga Katonda bwe yamufukako amafuta ne Mwoyo Mutukuvu n’amaanyi, eyatambula ng’agenda akola ebirungi, ng’awonya abaanyigirizibwanga Setaani, kubanga Katonda yali naye.

Read full chapter

38 how God anointed(A) Jesus of Nazareth with the Holy Spirit and power, and how he went around doing good and healing(B) all who were under the power of the devil, because God was with him.(C)

Read full chapter