Add parallel Print Page Options

(A)okuva ku mugga Sikoli oguli ebuvanjuba wa Misiri, n’okwambukira ddala ku nsalo y’e Ekuloni emanyiddwa nga ey’Abakanani, eriyo abafuzi bataano ab’Abafirisuuti, ow’e Gaza, n’ow’e Asudodi, n’ow’e Asukulooni, n’ow’e Gaasi n’ow’e Ekuloni awamu n’Abavi.

Read full chapter

from the Shihor River(A) on the east of Egypt to the territory of Ekron(B) on the north, all of it counted as Canaanite though held by the five Philistine rulers(C) in Gaza, Ashdod,(D) Ashkelon,(E) Gath and Ekron; the territory of the Avvites(F)

Read full chapter

(A)Ne bakuŋŋaanya abakungu bonna ab’Abafirisuuti ne bababuuza nti, “Tunaakola tutya essanduuko ya Katonda wa Isirayiri?” Ne baddamu nti, “Essanduuko ya Katonda wa Isirayiri etwalibwe e Gaasi.” Awo ne batwala eyo essanduuko ya Katonda wa Isirayiri.

Read full chapter

So they called together all the rulers(A) of the Philistines and asked them, “What shall we do with the ark of the god of Israel?”

They answered, “Have the ark of the god of Israel moved to Gath.(B)” So they moved the ark of the God of Israel.

Read full chapter