Add parallel Print Page Options

(A)Okuva ku Aloweri ekiri ku mabbali g’ekiwonvu ekya Alunoni, n’ekibuga ekiri wakati mu kiwonvu, n’olusenyi lwonna olwa Medeba okutuuka ku Diboni;

Read full chapter

It extended from Aroer(A) on the rim of the Arnon Gorge, and from the town in the middle of the gorge, and included the whole plateau(B) of Medeba as far as Dibon,(C)

Read full chapter

(A)Sikoni kabaka w’Abamoli eyafuga mu Kesuboni, okuva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g’ekiwonvu ekya Alunoni, n’ekibuga ekiri wakati mu kiwonvu, n’ekitundu ekya Gireyaadi, okutuuka ku mugga Yaboki, y’ensalo y’abaana ba Amoni; kino ng’ogasseeko n’ekitundu Gireyaadi,

Read full chapter

Sihon king of the Amorites, who reigned in Heshbon.(A)

He ruled from Aroer(B) on the rim of the Arnon Gorge—from the middle of the gorge—to the Jabbok River,(C) which is the border of the Ammonites.(D) This included half of Gilead.(E)

Read full chapter

30 (A)“Naye tubawangudde
    Kesuboni azikiridde okutuukira ddala ku Diboni.
Tubafufuggazza okutuuka ku Nofa,
    kwe kutuukira ddala ku Medeba.”

Read full chapter

30 “But we have overthrown them;
    Heshbon’s dominion has been destroyed all the way to Dibon.(A)
We have demolished them as far as Nophah,
    which extends to Medeba.(B)

Read full chapter