Add parallel Print Page Options

14 (A)Kalebu n’agobamu abaana abasatu aba Anaki: Sesayi ne Akimaani, ne Talumaayi, abaana ba Anaki.

Read full chapter

Omugabo gwa Kalebu

13 (A)Yoswa n’awa Kalebu omwana wa Yefune omugabo mu baana ba Yuda Kiriasualuba, ye Kebbulooni, ng’ekiragiro kya Mukama bwe kyali. Aluba ye yali kitaawe wa Anaki.

Read full chapter

12 (A)Yakola ebyamagero mu maaso ga bajjajjaabwe nga bali
    mu nsi y’e Misiri, mu kitundu kya Zowani.

Read full chapter

43 bwe yalaga obubonero bwe mu Misiri,
    n’ebyamagero bye mu kitundu kya Zowani,

Read full chapter

11 (A)Abakulu ab’e Zowani basiruwalidde ddala,
    n’abagezigezi ba Falaawo bye boogera tebiriimu nsa.
Mugamba mutya Falaawo nti,
    “Ndi mwana w’abagezi, omwana wa bassekabaka ab’edda”?

Read full chapter

13 (A)Abakungu ab’e Zowani basiriwadde,
    abakungu ab’e Noofu balimbiddwa,
abo ababadde ejjinja ery’oku nsonda ery’ebika by’eggwanga
    bakyamizza Misiri.

Read full chapter