Yoweeri 3:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Baagabana abantu bange nga babakubirako obululu;
ne batunda abalenzi olw’abakazi bamalaaya,
n’abawala ne babatundamu omwenge
ne beenywera.
Nakkumu 3:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Kyawambibwa, ne kitwalibwa mu buwaŋŋanguse.
Abaana bwakyo abawere babetentebwa mu ntandikwa ya buli luguudo.
Abakungu baakyo baakubirwa obululu,
n’abasajja be ab’amaanyi baasibibwa mu njegere.
2 Peetero 2:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)balibafunamu amagoba mangi nga bakozesa ebigambo eby’obulimba olw’omululu gwabwe. Abo Katonda yabasalira dda omusango era n’okuzikirizibwa kwabwe tekubuusibwabuusibwa.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.