Add parallel Print Page Options

Zabbuli ya Dawudi.

110 (A)Mukama yagamba Mukama wange nti:

“Tuula wano ku mukono gwange ogwa ddyo,
    okutuusa lwe ndimala okufufuggaza abalabe bo
    ne mbassa wansi w’ebigere byo.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 110:1 Entebe ez’obwakabaka ez’edda, zaateekebwanga waggulu, kabaka ng’alina kulinnya maddaala okutuulako. Bakabaka abaawangulanga abalabe baabwe, babafufugazanga ne babassa wansi w’ebigere byabwe.

34 Kubanga Dawudi teyalinnya mu ggulu, naye agamba nti,

“ ‘Mukama yagamba Mukama wange nti,
    “Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo,

Read full chapter

35 (A)okutuusa lwe ndifuula abalabe bo entebe y’ebigere byo.” ’

Read full chapter

25 (A)Kubanga Kristo agwanidde okufuga okutuusa bw’alissa abalabe be bonna wansi w’ebigere bye.

Read full chapter

13 (A)Ani ku bamalayika gwe yali agambye nti,

“Tuula wano ku mukono gwange ogwa ddyo,
    okutuusa lwe ndifufuggaza abalabe bo,
    ne bafuuka entebe y’ebigere byo”?

Read full chapter

13 (A)Okuva mu kiseera kino alindirira abalabe be bafuulibwe entebe y’ebigere bye.

Read full chapter