Add parallel Print Page Options

126 Ekiseera kituuse, Ayi Mukama, okubaako ky’okola,
    kubanga amateeka go gamenyeddwa.

Read full chapter

(A)“Wadde nga nkaaba nti, ‘Mpisiddwa bubi,’ siddibwamu;
    ne bwe nkuba enduulu, tewali antaasa.

Read full chapter

23 (A)Abafuzi bo bajeemu,
    mikwano gya babbi,
bonna bawoomerwa enguzi,
    era banoonya kuweebwa birabo;
tebayamba batalina ba kitaabwe,
    so n’ensonga za bannamwandu tebazifaako.

Read full chapter

20 (A)Zibasanze abo abayita ekibi ekirungi
    n’ekirungi ekibi,
abafuula ekizikiza okuba ekitangaala,
    n’ekitangaala okuba ekizikiza,
abafuula ekikaawa okuba ekiwoomerera
    n’ekiwoomerera okuba ekikaawa.

Read full chapter

(A)N’anziramu nti, “Ekibi ky’ennyumba ya Isirayiri ne Yuda kisusse nnyo; ensi ejjudde okuyiwa omusaayi, n’ekibuga kijjudde obutali bwenkanya. Boogera nti, ‘Mukama yayabulira ensi, era Mukama takyalaba.’

Read full chapter