Add parallel Print Page Options

(A)Leka omuntu omutuukirivu ankube, kubanga anaaba ankwatiddwa ekisa;
    muleke annenye, ekyo kinaaba ng’amafuta amalungi agafukiddwa ku mutwe gwange;
    sijja kugagaana.
Naye nnaasabanga bulijjo nga sikkiriziganya na babi wadde n’ebikolwa byabwe.

Read full chapter

23 (A)Oyo anenya omuntu, oluvannyuma aliganja,
    okusinga oyo awaaniriza n’olulimi.

Read full chapter