Add parallel Print Page Options

Zabbuli ya Dawudi.

37 (A)Teweeraliikiriranga olw’abantu ababi,
    so tokwatirwanga buggya abo abakola ebitasaana.

Read full chapter

(A)Kubanga nakwatirwa ab’amalala obuggya;
    bwe nalaba ababi nga bagaggawala nnyo.

Read full chapter

31 (A)Tokwatirwanga obuggya omuntu ayigganya abalala,
    era tokolanga nga ye bw’akola,
32 (B)kubanga omuntu omugwagwa wa muzizo eri Mukama,
    naye abo abagolokofu abalinamu obwesige.

Read full chapter

17 (A)Omutima gwo gulemenga okukwatirwa aboonoonyi obuggya,
    kyokka nyiikira okutya Mukama ebbanga lyonna.
18 (B)Mazima ddala onoobanga n’essuubi mu biseera eby’omu maaso,
    n’essuubi lyo eryo teririggwaawo.

Read full chapter