Font Size
Zabbuli 55:12-13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 55:12-13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 Singa omulabe wange y’abadde anvuma,
nandikigumiikirizza;
singa oyo atakkiriziganya nange y’annumbaganye n’anduulira,
nandimwekwese.
13 (A)Naye ggwe munnange,
bwe tuyita, era mukwano gwange ddala!
Zabbuli 38:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 38:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Mikwano gyange ne be nayitanga nabo banneewala olw’amabwa gange;
ne bannange tebakyansemberera.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.