Font Size
Zabbuli 6:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 6:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Onkyukire, Ayi Mukama, olokole omwoyo gwange;
omponye okufa olw’okwagala kwo okungi.
Zabbuli 86:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 86:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Naye ggwe, Mukama Katonda oli musaasizi era ow’ekisa,
olwawo okusunguwala, ojjudde okwagala n’obwesigwa.
Zabbuli 130:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 130:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Naye osonyiwa;
noolwekyo ossibwamu ekitiibwa.
Zabbuli 130:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zabbuli 130:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 (A)Ayi Isirayiri, weesigenga Mukama,
kubanga Mukama y’alina okwagala okutaggwaawo;
era y’alina okununula okutuukiridde.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.