Add parallel Print Page Options

20 (A)Bali ng’omuntu azuukuse n’ategeera nti yaloose buloosi;
    era naawe bw’otyo, Ayi Mukama,
    bw’oligolokoka olinyooma embeera yaabwe omutali nsa.

Read full chapter

20 They are like a dream(A) when one awakes;(B)
    when you arise, Lord,
    you will despise them as fantasies.(C)

Read full chapter

21 (A)Embuyaga ey’ebuvanjuba emutwalira ddala n’agenda;
    emuggya mu kifo kye n’amaanyi.
22 (B)Emukuba awatali kusaasira,
    ng’adduka ave mu maanyi gaayo.
23 (C)Erimukubira engalo zaayo,
    n’emusiiya okuva mu kifo kye.”

Read full chapter

21 The east wind(A) carries him off, and he is gone;(B)
    it sweeps him out of his place.(C)
22 It hurls itself against him without mercy(D)
    as he flees headlong(E) from its power.(F)
23 It claps its hands(G) in derision
    and hisses him out of his place.”(H)

Read full chapter

18 (A)Agobebwa okuva mu kitangaala, agenda mu kizikiza
    n’aggyibwa mu nsi.

Read full chapter

18 He is driven from light into the realm of darkness(A)
    and is banished(B) from the world.(C)

Read full chapter

(A)Obeera n’obamalirawo ddala nga bali mu tulo otw’okufa.
    Ku makya baba ng’omuddo omuto.

Read full chapter

Yet you sweep people away(A) in the sleep of death—
    they are like the new grass of the morning:

Read full chapter