Add parallel Print Page Options

34 (A)Bwe yattanga abamu ku bo, ne balyoka bamunoonya,
    ne beenenya ne badda gy’ali.

Read full chapter

15 (A)Ndiddayo mu kifo kyange,
    okutuusa lwe balikkiriza omusango gwabwe.
Balinnoonya,
    mu buyinike bwabwe, balinnoonya n’omutima gwabwe gwonna.”

Read full chapter

(A)Awo Falaawo n’atumya Musa ne Alooni n’abagamba nti, “Mwegayirire Mukama anziggyeeko ebikere bino era ne ku bantu bange, ndyoke nange ndeke abantu bammwe bagende baweeyo ssaddaaka eri Mukama.”

Read full chapter

24 (A)Simooni n’abeegayirira nti, “Munsabire eri Mukama ebintu ebyo bye mwogedde bireme okuntuukako.”

Read full chapter

(A)Abantu ne bakaabirira Musa; Musa n’asaba Mukama, omuliro ne guzikira.

Read full chapter