Zabbuli 89:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Tewaliba mulabe we alimuwangula,
so n’aboonoonyi tebaamunyigirizenga.
Engero 22:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Asiga obutali butuukirivu akungula mitawaana,
n’oluga olw’obusungu bwe lulizikirizibwa.
Isaaya 14:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Mukama Katonda amenye omuggo ogw’abakozi b’ebibi,
omuggo gw’obwakabaka ogw’abo abafuga.
1 Samwiri 24:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 Leero okirabye n’amaaso go, Mukama bw’akumpadde mu mukono gwange ng’oli mu mpuku. Wabaddewo ababadde banneegayirira nkutte, naye ne sibawuliriza. Nagambye nti, ‘Sijja kugolola mukono gwange ku mukama wange, kubanga Mukama yamufukako amafuta.’
Read full chapter
Zabbuli 55:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Agololera emikono gye ku mikwano gye;
n’amenya endagaano ye.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.