Add parallel Print Page Options

(A)Abaavu abayimusa n’abaggya mu nfuufu;
    n’abali mu kwetaaga n’abasitula ng’abaggya mu vvu,
(B)n’abatuuza wamu n’abalangira,
    awamu n’abalangira abo abafuga abantu be.

Read full chapter

(A)Taggya maaso ge ku batuukirivu,
    abatuuza ku ntebe ey’obwakabaka
    n’abagulumiza emirembe n’emirembe.

Read full chapter

(A)“Wali ludda wa nga nteekawo emisingi gy’ensi?
    Mbuulira bw’oba otegeera.

Read full chapter