Add parallel Print Page Options

(A)Muwulire, mmwe abantu bange, nga mbalabula.
    Singa onompuliriza, ggwe Isirayiri!

Read full chapter

13 (A)“Singa abantu bange bampuliriza;
    singa Isirayiri agondera ebiragiro byange,

Read full chapter

Ekiragiro ky’Okwagalanga Mukama Katonda

11 (A)Yagalanga Mukama Katonda wo, ogonderenga ebigambo bye by’akukuutira, n’ebiragiro bye, n’amateeka ge ennaku zonna.

Read full chapter

18 (A)Singa kale wali owulirizza ebiragiro byange!
    Wandibadde n’emirembe egikulukuta ng’omugga!
    Era n’obutuukirivu bwo ng’amayengo g’ennyanja,

Read full chapter

Musa Alagira Abantu Okuba Abawulize

(A)Kale nno kaakano, muwulire, Ayi Isirayiri, mutege amatu eri amateeka n’ebiragiro bye ŋŋenda okubayigiriza. Mubigonderenga era mubigobererenga, muliba balamu, mulyoke muyingire mu nsi Mukama Katonda wa bajjajjammwe gy’abawa mugyetwalire ebeere obutaka bwammwe obw’enkalakkalira.

Read full chapter

40 (A)Kale, mugonderenga amateeka ge n’ebiragiro bye, bye nkulagira leero; olwo nno eby’obulamu bwo n’embeera yo biryoke bikugenderenga bulungi, ggwe n’ezzadde lyo eririddawo; bw’otyo olyoke owangaalenga ng’oli mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa okubeeranga obutaka bwo obw’enkalakkalira.”

Read full chapter