Add parallel Print Page Options

17 (A)Era Yeeku anatta oyo yenna anadduka okuwona ekitala kya Kazayeeri, ate Erisa ye n’atta oyo yenna anadduka okuwona ekitala kya Yeeku.

Read full chapter

17 Jehu will put to death any who escape the sword of Hazael,(A) and Elisha will put to death any who escape the sword of Jehu.(B)

Read full chapter

32 (A)Mu biro ebyo Mukama n’atandika okukendeeza ensalo za Isirayiri. Kazayeeri n’abawangula ng’atandikira

Read full chapter

32 In those days the Lord began to reduce(A) the size of Israel. Hazael(B) overpowered the Israelites throughout their territory

Read full chapter

17 (A)Mu biro ebyo Kazayeeri kabaka w’e Busuuli n’alumba ekibuga ky’e Gaasi, n’akiwamba, n’oluvannyuma n’atandika okulumba n’e Yerusaalemi.

Read full chapter

17 About this time Hazael(A) king of Aram went up and attacked Gath and captured it. Then he turned to attack Jerusalem.

Read full chapter

(A)Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira ku Isirayiri, n’abawaayo okubeera wansi ow’omukono gwa Kazayeeri kabaka w’e Busuuli ne Benikadadi mutabani we.

Read full chapter

So the Lord’s anger(A) burned against Israel, and for a long time he kept them under the power(B) of Hazael king of Aram and Ben-Hadad(C) his son.

Read full chapter

(A)Mukama teyalekerawo ggye lya Yekoyakaazi kintu okuggyako abasajja abeebagala embalaasi amakumi ataano, n’amagaali kkumi, n’abaserikale ab’ebigere omutwalo gumu, kubanga kabaka w’e Busuuli yabizikiriza, n’abifuula ng’enfuufu ey’omu gguuliro.

Read full chapter

Nothing had been left(A) of the army of Jehoahaz except fifty horsemen, ten chariots and ten thousand foot soldiers, for the king of Aram had destroyed the rest and made them like the dust(B) at threshing time.

Read full chapter

(A)Yeesiimye oyo aliddira abaana bo
    n’ababetentera[a] ku lwazi.

Read full chapter

Footnotes

  1. 137:9 Okukakasa nga tewaba n’omu ku b’omu kibuga ekiwambiddwa asigalawo, abaakiwambanga baabetentanga emitwe gy’abaana abato ab’omu kibuga ekyo ku lwazi

Happy is the one who seizes your infants
    and dashes them(A) against the rocks.

Read full chapter

16 (A)N’abaana baabwe abawere banabetenterwanga mu maaso gaabwe nga balaba;
    ennyumba zaabwe zinyagibwe, n’abakazi baabwe bakwatibwe olw’empaka.

Read full chapter

16 Their infants(A) will be dashed to pieces before their eyes;
    their houses will be looted and their wives violated.(B)

Read full chapter

16 (A)Abantu b’e Samaliya balivunaanibwa omusango gwabwe
    kubanga bajeemedde Katonda waabwe.
Balittibwa n’ekitala, n’abaana baabwe abato balibetentebwa,
    n’abakyala baabwe abali embuto balibaagibwa.”

Read full chapter

16 The people of Samaria(A) must bear their guilt,(B)
    because they have rebelled(C) against their God.
They will fall by the sword;(D)
    their little ones will be dashed(E) to the ground,
    their pregnant women(F) ripped open.”[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. Hosea 13:16 In Hebrew texts this verse (13:16) is numbered 14:1.

10 (A)Kyawambibwa, ne kitwalibwa mu buwaŋŋanguse.
    Abaana bwakyo abawere babetentebwa mu ntandikwa ya buli luguudo.
Abakungu baakyo baakubirwa obululu,
    n’abasajja be ab’amaanyi baasibibwa mu njegere.

Read full chapter

10 Yet she was taken captive(A)
    and went into exile.
Her infants were dashed(B) to pieces
    at every street corner.
Lots(C) were cast for her nobles,
    and all her great men were put in chains.(D)

Read full chapter

44 (A)ne bakumerengulira ku ttaka munda mu bisenge byo ggwe n’abaana bo. Abalabe bo tebalirekawo jjinja na limu nga litudde ku linnaalyo, kubanga omukisa Katonda gwe yakuwa ogw’okulokolebwa wagaana okugukozesa.”

Read full chapter

44 They will dash you to the ground, you and the children within your walls.(A) They will not leave one stone on another,(B) because you did not recognize the time of God’s coming(C) to you.”

Read full chapter

29 N’obugagga bwonna, n’abaana bonna awamu n’abakazi, na buli ekyali mu mayumba, byonna ne babiwamba ne babinyaga.

Read full chapter

29 They carried off all their wealth and all their women and children,(A) taking as plunder(B) everything in the houses.(C)

Read full chapter

16 (A)Mu kiseera ekyo Menakemu n’alumba Tifusa n’azikiriza buli muntu eyalimu, na buli kintu ekyali kikirinaanye ng’atandikira ku nsalo yaakyo ne Tiruza, kubanga tebaamwaniriza. Abakyala abaali embuto nabo n’abatta ng’ababaaga.

Read full chapter

16 At that time Menahem, starting out from Tirzah, attacked Tiphsah(A) and everyone in the city and its vicinity, because they refused to open(B) their gates. He sacked Tiphsah and ripped open all the pregnant women.

Read full chapter

13 (A)Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

“Olw’ebyonoono bya Amoni ebisatu
    weewaawo ebina, siriggyawo busungu bwange.
Mu ntalo ez’okugaziya ensi ye,
    yabaaga abakazi abaali embuto ab’e Giriyaadi.

Read full chapter

13 This is what the Lord says:

“For three sins of Ammon,(A)
    even for four, I will not relent.
Because he ripped open the pregnant women(B) of Gilead
    in order to extend his borders,

Read full chapter