Add parallel Print Page Options

23 (A)N’akola ttanka[a] ennene ey’ekikomo ekisaanuuse, nga neekulungirivu ng’eri mita nnya n’ekitundu okuva ku mugo okutuuka ku mugo, ne mita bbiri n’obutundu busatu obugulumivu. Obwekulungirivu bwali mita kkumi na ssatu n’ekitundu.

Read full chapter

Footnotes

  1. 7:23 Bakabona baanaabanga engalo n’ebigere nga bakozesa amazzi agali mu ttanka ennene ey’ekikomo ekisaanuuse, bwe baabanga tebannawaayo biweebwayo ebyokebwa (Kuv 30:17-21)

12 empagi bbiri,

n’emitwe egifaanana ng’ebakuli ku mitwe gy’empagi,

n’ebitimba bya mirundi ebiri nga bibeera ku mitwe egyali ku mpagi,

Read full chapter

15 n’Ennyanja n’ebifaananyi by’ente ennume emumbe,

16 (A)n’ensuwa, n’ebisena, n’ewuuma ez’ennyama, n’ebintu byonna ebigenderako.

Ebintu byonna Kulamu bye yakolera Kabaka Sulemaani ku lwa yeekaalu ya Mukama yabizigula n’ekikomo.

Read full chapter