Add parallel Print Page Options

11 (A)Obukulu, n’amaanyi, n’ekitiibwa, n’obuwanguzi,
    n’okugulumizibwa bibyo, Ayi Mukama Katonda,
    kubanga byonna ebiri mu ggulu ne mu nsi bibyo.
Obwakabaka bubwo, Ayi Mukama Katonda,
    era ogulumizibwa okuba omukulu wa byonna.

Read full chapter

(A)ebyesigamye ku kusuubira okw’obulamu obutaggwaawo, Katonda ow’amazima kwe yasuubiza ng’ebiro eby’emirembe n’emirembe tebinnabaawo,

Read full chapter

19 (A)Katonda si muntu, nti ayinza okulimba,
    oba nti mwana wa bantu nti akyusakyusa ebigambo bye.
Ayogera n’atakola?
    Asuubiza n’atatuukiriza?

Read full chapter

14 (A)“ ‘Nze Mukama njogedde. Ekiseera kituuse okubaako ne kye nkola. Siritunula butunuzi so sirisaasira newaakubadde okwejjusa. Ndikusalira omusango nga nsinziira ku neeyisaayo ne ku bikolwa byo, bw’ayogera Mukama Katonda.’ ”

Read full chapter