Add parallel Print Page Options

(A)Awo Yonasaani n’ayogera bulungi ku Dawudi eri Sawulo kitaawe ng’agamba nti, “Kabaka aleme okukola akabi ku muddu we Dawudi, kubanga talina kyakukoze, era akuweereza bulungi nnyo mu mirimu egy’omugaso.

Read full chapter

Jonathan spoke(A) well of David to Saul his father and said to him, “Let not the king do wrong(B) to his servant David; he has not wronged you, and what he has done has benefited you greatly.

Read full chapter

12 (A)kubanga nawonyanga abaavu abaakaabiranga obuyambi,
    n’abatalina bakitaabwe abatalina abayamba.
13 (B)Omusajja ng’afa, y’ansabira omukisa,
    ne ndeetera omutima gwa nnamwandu okuyimba.
14 (C)Ne nnyambala obutuukirivu ng’engoye zange,
    obwenkanya bwe bwali omunagiro gwange era ekitambala kye neesiba ku mutwe.
15 (D)Nnali maaso g’abamuzibe
    era ebigere by’abalema.
16 (E)Nnali kitaawe w’abanaku,
    ne nneyama okuwolereza besimanyiiko.
17 (F)Namenyanga amannyo g’abakozi b’ebibi,
    ne nziggya mu kamwa kaabwe, be baali bakutte.

Read full chapter

12 because I rescued the poor(A) who cried for help,
    and the fatherless(B) who had none to assist them.(C)
13 The one who was dying blessed me;(D)
    I made the widow’s(E) heart sing.
14 I put on righteousness(F) as my clothing;
    justice was my robe and my turban.(G)
15 I was eyes(H) to the blind
    and feet to the lame.(I)
16 I was a father to the needy;(J)
    I took up the case(K) of the stranger.(L)
17 I broke the fangs of the wicked
    and snatched the victims(M) from their teeth.(N)

Read full chapter