1 Samwiri 20:32
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
32 (A)Awo Yonasaani n’addamu kitaawe Sawulo nti, “Kiki ekimugwanyiza okuttibwa? Akoze ki?”
Read full chapter
Engero 31:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Yogereranga abo abatasobola kweyogerera,
otunulenga mu nsonga z’abo bonna abaasigala ettayo.
Engero 31:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 (A)Yogera olamulenga n’obwenkanya,
olwanirirenga abaavu n’abali mu bwetaavu.
Yeremiya 18:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
20 (A)Ebikolwa ebirungi binaasasulwanga na bikolwa ebibi?
Bansimidde obunnya.
Ojjukire nga nayimirira mu maaso go
ne nkaaba ku lwabwe,
nga nsaba olekeraawo okubasunguwalira.
Olubereberye 42:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)Lewubeeni kwe kubaddamu nti, “Nnabagamba muleme kukola kabi ku mulenzi, nga mmwe temumpuliriza; kale omusaayi gwe kyeguva gutuwalanwako.”
Read full chapter
Engero 17:13
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebbeeyi y’Amagezi
13 (A)Omuntu bw’asasula ekibi olw’obulungi,
ekibi tekiriva mu nnyumba ye.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.