Add parallel Print Page Options

22 (A)Naye bwe nnaagamba omulenzi nti, ‘Laba, obusaale buli mu maaso,’ kale onoogenda, kubanga olwo Mukama ng’akugambye ogende.

Read full chapter

17 (A)Awo Eri n’amuddamu nti, “Genda mirembe. Katonda wa Isirayiri akuwe ekyo ky’omusabye.”

Read full chapter

26 (A)Nnumwa nnyo ku lwa muganda wange Yonasaani,
    kubanga wali mukwano gwange ddala.
Okwagala kwe wanjagala kwali kwa kitalo,
    nga kwa kitalo n’okusinga okw’abakyala.

Read full chapter

24 (A)Akwana emikwano emingi yeereetera okuzikirira,
    naye wabaawo ow’omukwano akwagala ennyo okusinga owooluganda.

Read full chapter