Add parallel Print Page Options

27 (A)Kyokka okufukibwako amafuta kwe mwafuna okuva gy’ali kwali mu mmwe, noolwekyo temwetaaga muntu kubayigiriza. Wabula Mwoyo Mutukuvu y’abayigiriza buli kimu, era w’amazima si wa bulimba, kale mubeerenga mu ye nga bwe yabayigiriza.

Read full chapter

45 (A)Kubanga kyawandiikibwa mu bannabbi nti, ‘Bonna baliyigirizibwa Katonda.’ Era buli gw’ayigiriza n’ategeera amazima ajja gye ndi.

Read full chapter

13 (A)N’abaana bo bonna baliyigirizibwa Mukama;
    n’emirembe gy’abaana bo giriba mingi.

Read full chapter

(A)Ndibalongoosa okubaggyako ebibi byonna bye bannyonoona era mbasonyiwe n’ekibi eky’okunjeemera.

Read full chapter

20 (A)Mu nnaku ezo, era mu biseera ebyo,” bw’ayogera Mukama Katonda, “omusango ku Isirayiri gulinoonyezebwa, naye tegulibaawo, era n’ebibi bya Yuda birinoonyezebwa, naye tewaliba na kimu, kubanga ndisonyiwa abo bendeseewo.

Read full chapter

19 (A)Alikyuka n’atukwatirwa ekisa nate; alirinnyirira ebibi byaffe,
    n’asuula ebyonoono byaffe byonna mu buziba bw’ennyanja.

Read full chapter

27 (A)Era eyo ye ndagaano yange nabo,
    bwe ndibaggyako ebibi byabwe.”

Read full chapter

17 (A)Ayongerako kino nti,

“Sirijjukira nate bibi byabwe
    newaakubadde obujeemu bwabwe.”

Read full chapter