Add parallel Print Page Options

19 Mulizikiriza buli kibuga ekyetooloddwa bbugwe na buli kibuga ekikulu, era mulitema buli muti omulungi, ne muziyiza n’enzizi okuleeta amazzi, era ne mwonoona buli nnimiro nga mugijjuza amayinja.’ ”

Read full chapter

19 You will overthrow every fortified city and every major town. You will cut down every good tree, stop up all the springs, and ruin every good field with stones.”

Read full chapter

Obunnabbi Obukwata ku Mowaabu

15 (A)Mu kiro kimu kyokka Ali ekya Mowaabu kirizikirizibwa
    ne kimalibwawo.
Kiiri[a] ekya Mowaabu nakyo
    ne kizikirizibwa mu kiro!

Read full chapter

Footnotes

  1. 15:1 Ali ne Kiiri bye bibuga ebikulu eby’Abamowaabu.

A Prophecy Against Moab(A)

15 A prophecy(B) against Moab:(C)

Ar(D) in Moab is ruined,(E)
    destroyed in a night!
Kir(F) in Moab is ruined,
    destroyed in a night!

Read full chapter

(A)Noolwekyo leka Mowaabu akaabe,
    leka buli muntu akaabire ku Mowaabu.
Mukungubage,
    musaalirwe obugaati bw’emizabbibu egy’e Kirukalesesi.

Read full chapter

Therefore the Moabites wail,(A)
    they wail together for Moab.
Lament and grieve
    for the raisin cakes(B) of Kir Hareseth.(C)

Read full chapter

31 (A)Noolwekyo nkaabirira Mowaabu,
    olwa Mowaabu yenna nkaaba,
    nkungubagira abasajja ab’e Kirukeresi.

Read full chapter

31 Therefore I wail(A) over Moab,
    for all Moab I cry out,
    I moan for the people of Kir Hareseth.(B)

Read full chapter

36 (A)“Noolwekyo omutima gwange gukaabira Mowaabu ng’endere;
    gukaaba ng’endere olw’abasajja b’e Kirukesi.
    Obugagga bwe baafuna buweddewo.

Read full chapter

36 “So my heart laments(A) for Moab like the music of a pipe;
    it laments like a pipe for the people of Kir Hareseth.(B)
    The wealth they acquired(C) is gone.

Read full chapter