Add parallel Print Page Options

21 (A)Awo Abisaayi mutabani wa Zeruyiya n’ayogera nti, “Lwaki Simeeyi tattibwa olw’okukolimira omulonde wa Mukama?”

Read full chapter

(A)Naye eggye ly’Abakaludaaya ne libagoba ne lisanga Zeddekiya mu nsenyi ez’e Yeriko, ne bamuwamba, ne bamuleeta eri kabaka Nebukadduneeza ow’e Babulooni e Libuna mu nsi y’e Kamasi; n’amusalira eyo omusango.

Read full chapter

12 (A)“Omufuzi ali mu bo aliteeka ebintu bye ku kibegabega kye agende ng’obudde buwungedde, enjuba ng’ebuliddeyo, balibotola ekituli mu bbugwe ayitemu agende. Alibikka amaaso ge, aleme kulaba nsi. 13 (B)Ndimwanjuliriza ekitimba kyange, akwatibwe mu mutego gwange. Ndimutwala e Babulooni, mu nsi ey’Abakaludaaya, naye taligiraba, era eyo gy’alifiira.

Read full chapter

(A)Amawanga gaawulira ebimufaako,
    n’akwatirwa mu kinnya kye yali asimye,
ne bamusibamu amalobo
    ne bamuleeta mu nsi y’e Misiri.

Read full chapter

(A)Awo amawanga gonna ne gagirumba,
    okuva mu bitundu ebyali byetooloddewo,
ne bayanjuluza ekitimba kyabwe,
    ne bagikwatira mu kinnya kyabwe.

Read full chapter