Add parallel Print Page Options

23 (A)Awo Pawulo n’atunuulira Olukiiko enkaliriza, n’agamba nti, “Baganda bange, obulamu bwange bwonna mbadde ntambulira mu makubo ga Katonda okutuusiza ddala ne ku lunaku lwa leero.”

Read full chapter

23 Paul looked straight at the Sanhedrin(A) and said, “My brothers,(B) I have fulfilled my duty to God in all good conscience(C) to this day.”

Read full chapter

17 (A)Tetuli ng’abangi abakozesa ekigambo kya Katonda olw’okwenoonyeza ebyabwe, naye ffe twogera nga tetuliimu bukuusa. Naye twogera okuva eri Katonda era mu maaso ga Katonda, kubanga twogerera mu Kristo nga tetwekomoma.

Read full chapter

17 Unlike so many, we do not peddle the word of God for profit.(A) On the contrary, in Christ we speak before God with sincerity,(B) as those sent from God.(C)

Read full chapter

(A)Bwe najja gye muli abooluganda sajja gye muli na bumanyirivu mu kwogera wadde amagezi nga nangirira ekyama kya Katonda gye muli.

Read full chapter

And so it was with me, brothers and sisters. When I came to you, I did not come with eloquence or human wisdom(A) as I proclaimed to you the testimony about God.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Corinthians 2:1 Some manuscripts proclaimed to you God’s mystery

(A)Era okubuulira kwange n’okuyigiriza tebyali mu bigambo bya magezi ebisendasenda, naye byali mu maanyi ne Mwoyo Mutukuvu,

Read full chapter

My message and my preaching were not with wise and persuasive words,(A) but with a demonstration of the Spirit’s power,(B)

Read full chapter

13 (A)era ne mu bigambo bye twogera so si mu kuyigirizibwa okw’amagezi g’abantu, naye mu bigambo Omwoyo by’ayigiriza, ebintu eby’Omwoyo nga bikwatagana n’eby’Omwoyo.

Read full chapter

13 This is what we speak, not in words taught us by human wisdom(A) but in words taught by the Spirit, explaining spiritual realities with Spirit-taught words.[a]

Read full chapter

Footnotes

  1. 1 Corinthians 2:13 Or Spirit, interpreting spiritual truths to those who are spiritual