Add parallel Print Page Options

12 (A)Anaddiranga ekyoterezo ky’obubaane nga kijjudde amanda g’omuliro nga gavudde ku kyoto eri Mukama, n’embatu bbiri ez’obubaane obw’akaloosa obumerunguddwa obulungi, n’abireeta munda w’eggigi.

Read full chapter

12 He is to take a censer full of burning coals(A) from the altar before the Lord and two handfuls of finely ground fragrant incense(B) and take them behind the curtain.

Read full chapter

13 (A)Anassanga obubaane ku muliro eri Mukama, n’omukka ogunaavanga mu bubaane gunaabikkanga entebe ey’okusaasira eri kungulu w’Essanduuko ey’Endagaano, alyoke aleme okufa.

Read full chapter

13 He is to put the incense on the fire before the Lord, and the smoke of the incense will conceal the atonement cover(A) above the tablets of the covenant law, so that he will not die.(B)

Read full chapter

(A)Mu ntebe eyo ey’obwakabaka ne muvaamu okumyansa n’amaloboozi n’okubwatuka. Mu maaso g’entebe eyo waaliwo ettabaaza ezaaka musanvu, nga gy’emyoyo omusanvu egya Katonda.

Read full chapter

From the throne came flashes of lightning, rumblings and peals of thunder.(A) In front of the throne, seven lamps(B) were blazing. These are the seven spirits[a](C) of God.

Read full chapter

Footnotes

  1. Revelation 4:5 That is, the sevenfold Spirit

12 (A)Awo ne ndaba ng’abembulula akabonero k’envumbo ak’omukaaga; ne wabaawo musisi ow’amaanyi ennyo, era enjuba n’eddugala n’efuuka nzirugavu ng’ekibukutu ekyakolebwa mu bwoya, n’omwezi gwonna ne gumyuka ng’omusaayi.

Read full chapter

12 I watched as he opened the sixth seal. There was a great earthquake.(A) The sun turned black(B) like sackcloth(C) made of goat hair, the whole moon turned blood red,

Read full chapter