Add parallel Print Page Options

24 (A)Omukozi w’ebibi ky’atayagala kirimutuukako,
    naye abatuukirivu bye baagala biribaweebwa.

Read full chapter

24 (A)Kubanga na bayita ne mugaana okuwuliriza,
    ne ngolola omukono ne wataba n’omu afaayo,

Read full chapter

13 (A)Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, Bwe mwali mukola ebintu bino byonna, nayogera nammwe emirundi mingi naye ne mutampulira; nabakoowoola ne mutampitaba.

Read full chapter

(A)N’akola ebibi mu maaso ga Mukama, ng’atambulira mu makubo amabi ag’amawanga Mukama ge yali agobye mu maaso g’Abayisirayiri.

Read full chapter

(A)Yazimba n’ebyoto mu yeekaalu ya Mukama, Mukama gye yali ayogeddeko nti, “Mu Yerusaalemi mwe mulibeera Erinnya lyange.”

Read full chapter

(A)N’awaayo mutabani we okuba ekyokebwa, ng’akola eby’obufumu n’eby’obulogo, ate ng’alagulwa n’abaliko emizimu, n’abalogo. N’akola ebibi bingi mu maaso ga Mukama, era n’amusunguwaza.

Read full chapter

12 (A)ndibawaayo eri ekitala
    era mwenna mukutaamirire musalibwe,
kubanga nabayita naye temwayitaba,
    nayogera naye temwampuliriza.
Mwakola ebitasaana
    era ne musalawo okukola ebitansanyusa.”

Read full chapter