Engero 29:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Ebibi by’omwonoonyi bye bimutega,
naye omutuukirivu abeera mu kuyimba na kusanyuka.
Zabbuli 73:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
22 (A)n’aggwaamu okutegeera ne nfuuka ataliiko kye mmanyi,
ne mba ng’ensolo obusolo mu maaso go.
Omubuulizi 2:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Omugezi amaaso ge gali mu mutwe gwe,
naye atalina magezi atambulira mu kizikiza.
Kyokka ne ntegeera
nga bombi akabi kabatuukako.
Omubuulizi 8:7
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
7 Nga bwe watali muntu amanyi binaabaawo,
kale ani ayinza okumutegeeza ebinajja?
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.