Add parallel Print Page Options

Obunnabbi Obukwata ku Kugwa kwa Babulooni

13 Obubaka bwa Babulooni Isaaya mutabani wa Amozi bwe yalaba.

Read full chapter

Obunnabbi Obukwata ku Misiri

19 (A)Obunnabbi obukwata ku Misiri:

Laba, Mukama yeebagadde ku kire ekidduka ennyo
    ajja mu Misiri.
Ne bakatonda b’e Misiri balijugumira mu maaso ge,
    n’emitima gy’Abamisiri girisaanuukira munda mu bo.

Read full chapter

Obubaka Obukyamu ne Bannabbi Aboobulimba

33 (A)“Abantu bano, oba nnabbi oba kabona bw’abuuza nti, ‘Bubaka ki Mukama bw’atutumye?’ Bagambe nti, ‘Bubaka ki? Nzija kubabuulira, bw’ayogera Mukama.’ 34 (B)Nnabbi, oba kabona oba omuntu yenna bw’agamba nti, ‘Buno bwe bubaka bwa Mukama,’ Nzija kubonereza omusajja oyo n’ab’omu maka ge.

Read full chapter

(A)nti, “Situka ogende e Nineeve mu kibuga ekyo ekinene obatuuseeko obubaka buno obubanenya, kubanga ebibi byabwe birinnye eno waggulu ne bintukako.”

Read full chapter

Ab’omu Nineeve bafaanana ng’ekidiba
    eky’amazzi agakalira.
Wadde nga babakoowoola nti, “Muyimirire, muyimirire!”
    bo beeyongerayo bweyongezi.

Read full chapter

Obubaka eri Obwasuli

13 (A)Aligololera omukono gwe ku bukiikakkono
    n’azikiriza Obwasuli;
n’afuula Nineeve amatongo
    era ekikalu ng’eddungu.

Read full chapter