Add parallel Print Page Options

19 (A)Ne Babulooni, ekitiibwa eky’obwakabaka,
    obulungi obw’okwemanya kw’Abakaludaaya,
kiriba nga Sodomu ne Ggomola
    Katonda bye yawamba.
20 (B)Tekiriddamu kusulwamu ennaku zonna,
    so tekiribeerwamu emirembe n’emirembe,
so teri Muwalabu alisimbayo weema ye,
    teri musumba aligalamizaayo ggana lye kuwummulirayo.
21 (C)Naye ensolo enkambwe ez’omu ddungu ze zinaagalamirangayo;
    ennyumba zijjule ebintu ebiwoowoola;
bammaaya banaabeeranga eyo,
    n’ebikulekule bibuukire eyo.
22 (D)N’empisi zinaakaabiranga mu bigulumu by’ebigo byabwe,
    ebibe bikaabire mu mbiri zaabwe ezitemagana.
Ekiseera kyakyo kinaatera okutuuka,
    ennaku ze teziryongerwako.

Read full chapter

19 Babylon,(A) the jewel of kingdoms,(B)
    the pride and glory(C) of the Babylonians,[a]
will be overthrown(D) by God
    like Sodom and Gomorrah.(E)
20 She will never be inhabited(F)
    or lived in through all generations;
there no nomads(G) will pitch their tents,
    there no shepherds will rest their flocks.
21 But desert creatures(H) will lie there,
    jackals(I) will fill her houses;
there the owls(J) will dwell,
    and there the wild goats(K) will leap about.
22 Hyenas(L) will inhabit her strongholds,(M)
    jackals(N) her luxurious palaces.
Her time is at hand,(O)
    and her days will not be prolonged.(P)

Read full chapter

Footnotes

  1. Isaiah 13:19 Or Chaldeans

13 (A)Amaggwa galimera ku minaala egy’ekibuga kye,
    n’emyennyango n’amatovu ne bimera mu bigo bye ebyanywezebwa.
Aliyiggibwa ebibe,
    era ebiwuugulu birimufuula ekifo eky’okuwummulirangamu.
14 (B)Ensolo ez’omu ddungu gye zirisisinkana empisi,
    n’embuzi enkambwe ez’omu nsiko gye ziriramusiganyiza.
Era eyo ebisolo ebitambula ekiro nabyo biriwummula
    nga byefunidde ekifo eky’okuwummulirangamu.
15 (C)Ekiwuugulu kiribiikira eyo amagi,
    ne kigaalula,
ne kirabirira abaana baakyo wansi w’ekisiikirize kyakyo.
    Era eyo ne kamunye gy’alikuŋŋaanira, empanga n’enseera.

Read full chapter

13 Thorns(A) will overrun her citadels,
    nettles and brambles her strongholds.(B)
She will become a haunt for jackals,(C)
    a home for owls.(D)
14 Desert creatures(E) will meet with hyenas,(F)
    and wild goats will bleat to each other;
there the night creatures(G) will also lie down
    and find for themselves places of rest.
15 The owl will nest there and lay eggs,
    she will hatch them, and care for her young
    under the shadow of her wings;(H)
there also the falcons(I) will gather,
    each with its mate.

Read full chapter

37 (A)Babulooni kirifuuka bifunvu,
    mpuku ya bibe,
ekintu ekyenyinyalwa n’okusekererwa,
    ekifo omutali abeeramu.

Read full chapter

37 Babylon will be a heap of ruins,
    a haunt(A) of jackals,
an object of horror and scorn,(B)
    a place where no one lives.(C)

Read full chapter

(A)N’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka nti,

“Babulooni ekibuga ekikulu kigudde! kigudde!
    Kifuuse empuku ya baddayimooni,
n’ekkomera lya buli mwoyo ogutali mulongoofu,
    n’ekkomera erya buli nnyonyi etali nnongoofu,
    n’ekkomera erya buli kisolo ekitali kirongoofu, ebyakyayibwa.

Read full chapter

With a mighty voice he shouted:

“‘Fallen! Fallen is Babylon the Great!’[a](A)
    She has become a dwelling for demons
and a haunt for every impure spirit,(B)
    a haunt for every unclean bird,
    a haunt for every unclean and detestable animal.(C)

Read full chapter

Footnotes

  1. Revelation 18:2 Isaiah 21:9