Add parallel Print Page Options

18 (A)Twali lubuto, twalumwa,
    naye twazaala mpewo
Tetwaleeta bulokozi ku nsi,
    tetwazaala bantu ba nsi.

Read full chapter

(A)Nnyinza okutuusa abantu bange ku kuzaalibwa
    ne batazaalibwa?” bw’ayogera Mukama Katonda.
“Ate olubuto ndusiba ntya
    nga ndutuusizza ku kuzaala?” bw’ayogera Mukama Katonda wo.

Read full chapter

13 (A)Obubalagaze ng’obw’omukyala alumwa okuzaala bumujjira,
    naye omwana olw’obutaba n’amagezi,
ekiseera bwe kituuka,
    tavaayo mu lubuto.

Read full chapter