Add parallel Print Page Options

20 (A)“Mwekuŋŋaanye mujje,
    mukuŋŋaane, mmwe abasigaddewo mu mawanga.
Tebalina magezi abo abasitula ebifaananyi ebibajje,
    abasaba eri katonda atasobola kubalokola.

Read full chapter

37 (A)N’alyoka abuuza nti, Kale nno bakatonda baabwe bali ludda wa,
    olwazi mwe beekweka.

Read full chapter

29 (A)Newaakubadde nga kabona yagendayo, buli ggwanga beekolera bakatonda baabwe, ne babateeka mu masabo Abasamaliya ge baali bazimbye ku bifo ebigulumivu mu bibuga byabwe.

Read full chapter

13 (A)Mulina bakatonda abenkana ebibuga byammwe obungi, ggwe Yuda; n’ebyoto bye mukoze okwoterezaako obubaane eri Baali byenkana enguudo za Yerusaalemi obungi.’ 

Read full chapter