Add parallel Print Page Options

(A)Kubanga omwana nga tannamanya kugamba nti, ‘Taata’, oba ‘Maama’, obugagga bw’e Ddamasiko n’omunyago gwe Samaliya birinyagibwa kabaka w’e Bwasuli.”

Read full chapter

(A)Ekigo eky’amaanyi kirisaanyizibwawo mu Efulayimu,
    n’obwakabaka mu Ddamasiko bulimalibwawo;
naye abalisigalawo mu Busuuli,
    baliba n’ekitiibwa ng’eky’abaana ba Isirayiri,”
    bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye.

Read full chapter

(A)Efulayimu alifuuka matongo
    ku lunaku olw’okubonerezebwa.
Nnangirira ebiribaawo
    mu bika bya Isirayiri.

Read full chapter

13 (A)“Efulayimu bwe yalaba obulwadde bwe,
    ne Yuda n’alaba ekivundu kye,
Efulayimu n’addukira mu Bwasuli,
    n’atumya obuyambi okuva eri kabaka waayo omukulu.
Naye tasobola kubawonya
    newaakubadde okubajjanjaba ebiwundu byabwe.

Read full chapter

Okulamulwa kwa Baliraanwa ba Isirayiri

(A)Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

“Olw’ebyonoono bya Ddamasiko ebisatu,
    weewaawo ebina, siriggyawo busungu bwange.
Kubanga baabonereza nnyo abantu b’e Gireyaadi
    nga babasalaasala n’ebyuma.
(B)Ndiweereza omuliro mu lubiri lwa kabaka Kazayeeri
    era njokye n’ebigo bya kabaka Benikadadi.
(C)Era ndimenya enzigi z’ekibuga Ddamasiko
    era ndizikiriza kabaka ali mu Kiwonvu ky’e Aveni,
oyo akwata omuggo ogw’obwakabaka mu Besiadeni.
    Abantu b’e Busuuli balitwalibwa mu buwaŋŋanguse mu Kiri,”
    bw’ayogera Mukama.

Read full chapter