Add parallel Print Page Options

15 (A)Kubanga aliba mukulu mu maaso ga Katonda. Talinywa mwenge wadde ekitamiiza kyonna. Era alijjuzibwa Mwoyo Mutukuvu ng’akyali mu lubuto lwa nnyina.

Read full chapter

14 (A)Ekiseera ekyokulya bwe kyatuuka, Bowaazi n’agamba Luusi nti, “Jjangu okoze omugaati gwo mu wayini akatuuse[a].”

Awo Luusi bwe yatuula wansi, Bowaazi n’amuwa sayiri ensiike, n’alya, n’akkuta, n’emulemera nawo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 2:14 Wayini akatuuse kyali kyakunywa ekitabuddwamu wayini akayirira n’omuzigo omutono.

21 (A)Mu kifo ky’emmere bampa mususa,
    era bwe nalumwa ennyonta bampa nkaatu.

Read full chapter

26 (A)Ng’omususa bwe gunyeenyeza amannyo, n’omukka nga bwe gubalagala mu maaso,
    n’omugayaavu bw’abeera bw’atyo eri abamutuma.

Read full chapter