Add parallel Print Page Options

(A)Ne bantegeeza nti, “Abaawaŋŋangusibwa abaddayo mu ssaza[a] bali mu kabi kanene ne mu nnaku nnyingi; bbugwe wa Yerusaalemi yamenyebwa, era ne wankaaki waakyo yayokebwa omuliro.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:3 Obwakabaka bwa Buperusi bwalina amasaza asatu. Essaza lya Yuda lyafugibwanga mu Samaliya.

16 (A)Kubanga Mukama alizimba Sayuuni buto,
    era n’alabika mu kitiibwa kye.

Read full chapter

13 (A)ekibi kino kyekiriva kikufuukira bbugwe omuwanvu,
    alimu enjatika era azimbye,
    okutemya n’okuzibula ng’agudde.

Read full chapter

12 (A)N’abantu bo balizimba ebifo eby’edda ebyazika
    era baddemu okuzimba emisingi egy’edda.
Olyoke oyitibwe omuddaabiriza wa bbugwe eyamenyeka,
    omuddaabiriza wa mayumba ag’okusulamu.

Read full chapter

14 (A)“Ndikufuula ekyazikirira era ekivume mu mawanga agakwetoolodde, mu maaso g’abo bonna abayitawo.

Read full chapter