Add parallel Print Page Options

(A)n’atuma ababaka eri Balamu mutabani wa Byoli, eyali mu Pesoli, ekiriraanye Omugga, mu nsi y’ewaabwe, okumuyita ng’amugamba nti,

“Abantu bali wano, baavudde mu Misiri, basaanikidde ensi yonna we batudde; basiisidde wano okunninaana.

Read full chapter

18 Bw’atyo n’alagula nti,

“Golokoka, Balaki, owulirize;
    mpulira, mutabani wa Zipoli.

Read full chapter

n’alagula nti,

“Okulagula kwa Balamu mutabani wa Byoli,
    okulagula kw’omuntu azibuddwa amaaso,

Read full chapter

21 (A)N’alaba Abakeeni, n’alagula nti:

“Ekifo kyo w’obeera wagumu,
    ekisu kyo kiri mu lwazi

Read full chapter

(A)Kale nno, nkusaba ojje onkolimirire abantu bano, kubanga bampitiridde amaanyi. Oboolyawo lwe ndisobola okubawangula ne mbagoba mu nsi yange. Kubanga mmanyi nga gw’okolimira akolimirwa, ne gw’osabira omukisa aweebwa omukisa.”

Read full chapter

(A)Kubanga bwe mwali muva mu nsi y’e Misiri, tebajja kubaaniriza n’okubaleetera ku mmere ne ku mazzi; ate ne bapangisa Balamu mutabani wa Byoli nga bamuggya e Pesoli eky’omu Mesopotamiya, okubakolimira.

Read full chapter