Add parallel Print Page Options

34 (A)Batabani ba Gaadi ne bazimba ebibuga bino: Diboni, ne Atalosi, ne Aloweri,

Read full chapter

36 (A)ne Besu Nimira, ne Besu Kalaani, nga bye bibuga ebiriko ebigo ebinywevu, ne bakola n’ebisibo by’ebisolo byabwe.

Read full chapter

37 Batabani ba Lewubeeni ne bazimba ebibuga bino: Kesuboni, ne Ereyale, ne Kiriyasayimu,

Read full chapter

(A)Kesuboni ne Ereyale bakaaba mu ddoboozi ery’omwanguka,
    n’amaloboozi gaabwe gawulikika e Yakazi.
Abasajja ba Mowaabu abalina ebyokulwanyisa kyebava bakaaba mu ddoboozi ery’omwanguka,
    emmeeme ekankanira munda mu Mowaabu.

Read full chapter

(A)Noolwekyo kyenva nkaaba amaziga nga Yazeri bw’akaaba
    olw’omuzabbibu ogw’e Sibuma.
Nakufukirira nkutobye n’amaziga gange,
    ggwe Kesuboni ne Ereyale:
kubanga essanyu ery’ebibala byo
    n’ebyokukungula byo lizikiziddwa.

Read full chapter

34 (A)“Amaloboozi g’okukaaba kwabwe galinnye
    okuva e Kesuboni okutuuka ku Ereyale, n’okutuuka ku Yakazi.
Okuva e Zowaali okutuuka e Kolanayimu n’e Egulasuserisiya,
    kubanga n’amazzi g’e Nimulimu gakalidde.

Read full chapter

17 (A)ne Kesuboni, n’ebibuga byakyo byonna ebiri mu lusenyi, ne Diboni ne Bamosi Baali, ne Besubaalumyoni;

Read full chapter

(A)kyendiva nswaza oluuyi olumu olwa Mowaabu okutandika n’ebibuga ebiri ku nsalo yaakyo, Besu Yesimosi, ne Baalu Myoni, ne Kiriyasayimu, ekitiibwa ky’ensi eyo.

Read full chapter