Add parallel Print Page Options

10 (A)Falaawo n’agamba nti, “Enkya.” Musa n’agamba nti, “Kijja kubeera nga bw’ogambye, olyoke otegeere nga bwe watali n’omu afaanana nga Mukama Katonda waffe.

Read full chapter

14 (A)Kubanga ku mulundi guno nzija kukusindikira kawumpuli ku ggwe kennyini, ne ku baweereza bo, ne ku bakungu bo, olyoke otegeere nga tewali ali nga nze mu nsi yonna.

Read full chapter

11 (A)Ani akufaanana, Ayi Mukama,
    mu bakatonda bonna?
Ani akufaanana, ggwe,
    Omutukuvu Oweekitiibwa,
atiibwa era atenderezebwa,
    akola ebyamagero?

Read full chapter

(A)“Bw’ati bw’ayogera Mukama kabaka wa Isirayiri era Omununuzi we,
    Mukama Katonda ow’Eggye:
Nze w’olubereberye era nze nkomererayo
    era tewali Katonda mulala we ndi.

Read full chapter

(A)Mujjukire ebigambo ebyasooka eby’edda ennyo.
    Kubanga nze Katonda, teri mulala.
    Nze Katonda, teri ali nga nze;

Read full chapter