Add parallel Print Page Options

(A)“Laba, ndikola naawe endagaano, era onoobeeranga kitaawe w’amawanga mangi.

Read full chapter

29 (A)Abantu bakuweerezenga,
    n’amawanga gakuvuunamirenga.
Fuganga baganda bo,
    ne batabani ba nnyoko bakuvuunamirenga.
Akolimirwe oyo anaakukolimiranga
    era aweebwenga omukisa oyo anaakusabiranga omukisa.”

Read full chapter

40 (A)Ekitala kyo kye kinaakukuumanga,
    era onooweerezanga muganda wo.
Naye bw’olimwesimattulako,
    oliba weefunidde eddembe.”

Read full chapter

(A)Esawu namukyawa ne nfuula ensi ye ey’ensozi okuba amatongo, obusika bwe ne mbuwa ebibe eby’omu ddungu.”

Read full chapter

11 (A)Naye ng’abalongo tebannazaalibwa, era nga tebannabaako kye bakola kyonna ekirungi oba ekibi, okusiima kwa Katonda nga bwe kuli, 12 (B)si lwa bikolwa wabula ku bw’oyo eyabayita, kyategeezebwa Lebbeeka nti, “Omukulu y’aliba omuweereza w’omuto.”

Read full chapter