Add parallel Print Page Options

13 (A)Zebbulooni alibeera ku mabbali ga nnyanja;
    anaabanga mwalo gw’amaato,
    ensalo ze ziriba ku Sidoni.

14 (B)Isakaali ndogoyi ya maanyi,
    ng’akutama wakati mu bisibo by’endiga;
15 yalaba ng’ekifo ky’okuwummuliramu kirungi;
    nga n’ensi esanyusa;
n’alyoka akkakkanya ekibegabega kye okusitula,
    n’afuuka omuddu ow’okukozesebwanga emirimu egy’obuwaze.

Read full chapter