Add parallel Print Page Options

20 (A)Leeya kwe kugamba nti, “Katonda ampadde ekirabo, kaakano baze anaabanga nange, kubanga muzaalidde abaana aboobulenzi mukaaga.” Ow’omukaaga kyeyava amutuuma Zebbulooni.

Read full chapter

18 (A)Yayogera bw’ati ku Zebbulooni:

“Jaguzanga, ggwe Zebbulooni, bw’onoofulumanga;
    ne Isakaali ng’ali mu weema zo.
19 (B)Banaakoowoolanga amawanga okwambuka ku nsozi
    ne baweerangayo eyo ssaddaaka ez’obutuukirivu,
banaalyanga eby’obugagga ebya mayanja,
    nga beeyambisa n’ebyobugagga ebikweke mu musenyu.”

Read full chapter

Ensi ya Zebbulooni

10 (A)Akakulu akookusatu ne kagwa ku kika kya Zebbulooni, ng’ennyumba zaabwe bwe zaali.

Era n’omugabo gwabwe ne gutuukira ddala ku Salidi. 11 (B)Ensalo yaabwe n’eraga ku luuyi olw’ebugwanjuba n’etuuka e Malala, n’etuuka n’e Dabbesesi; ng’egendera ku kagga akali ku buvanjuba bwa Yokuneamu.

Read full chapter