Add parallel Print Page Options

Abemikwano

(A)Ani oyo gwe tulengera ng’ava mu ddungu
    nga yeesigamye muganzi we?

Omwagalwa

Nakuzuukusa ng’oli wansi w’omuti ogw’omucungwa.
    Eyo maama wo gye yafunira olubuto era eyo
    maama wo gye yakuzaalira mu bulumi obungi.

Read full chapter

13 Muganzi wange ali ng’ensawo eya kaloosa aka mooli[a] gye ndi,
    ng’awummulidde mu kifuba kyange.

Read full chapter

Footnotes

  1. 1:13 Mooli kaloosa kalungi nnyo akakolebwa okuva mu balusamu nga kasangibwa mu Esiyopya, ne mu Buyindi, ne mu nsi za Buwalabu. Mooli yakozesebwanga ng’obuwoowo mu biseera ebyo

(A)Okutuusa obudde nga bukedde,
    n’ebisiikirize nga biweddewo,
ndigenda ku lusozi olunene olwa mooli
    ne ku kasozi ak’omugavu.

Read full chapter

14     (A)n’omugavu ne kalikomu,
    ne kalamo ne kinamoni,
    n’emiti egy’ebika by’omugavu byonna,
    ne mooli ne alowe,
    wamu n’eby’akawoowo byonna ebisinga obulungi.

Read full chapter

Ebyakaloosa

34 Awo Mukama n’agamba Musa nti, “Ddira ebyakaloosa bino eby’omuwendo ennyo: sitakite, n’onuka, ne galabano, n’obubaane obuka, nga byenkanankana obuzito,

Read full chapter