Add parallel Print Page Options

10 (A)“Nze Mukama nkebera omutima,
    ngezesa emmeeme,
okuwa buli muntu ng’amakubo ge bwe gali,
    ng’ebikolwa bye bwe biri.”

Read full chapter

(A)Kubanga Katonda amponyezza ebizibu byange byonna;
    era amaaso gange galabye ng’awangula abalabe bange.

Read full chapter

10     Katonda wange anjagala
anankulemberanga,
    ne ndyoka neeyagalira ku balabe bange.

Read full chapter

(A)Mumwesigenga bulijjo mmwe abantu,
    mumutegeezenga byonna ebiri mu mitima gyammwe,
    kubanga Katonda kye kiddukiro kyaffe.

Read full chapter

20 (A)Naye ggwe Mukama Katonda ow’Eggye,
    alamula mu bwenkanya, agezesa omutima n’ebirowoozo,
ka ndabe bw’obawoolera eggwanga,
    kubanga ggwe gwenkwasizza ensonga yange.

Read full chapter