Add parallel Print Page Options

24 (A)“Ddala ddala nga bwe ndi omulamu, wadde ggwe Koniya omwana wa Yekoyakimu, singa wali mpeta ey’obuyinza ku mukono gwange ogwa ddyo, nandikusiseeko,” bw’ayogera Mukama. 25 (B)“Ndikuwaayo eri abo abanoonya obulamu bwo, abo bootya, Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni era n’eri Abakaludaaya. 26 (C)Ndikusuula mu nsi endala gye mutaazaalibwa, ggwe ne maama wo eyakuzaala, era eyo mwembi gye mulifiira. 27 Temulidda mu nsi gye mwegomba okuddamu.”

28 (D)Omusajja ono Koniya kintu ekinyoomebwa,
    ekimenyese, ekitaliiko ayagala?
Lwaki ye n’abaana be balikanyugibwa ebweru,
    basuulibwe mu nsi gye batamanyi?

Read full chapter

24 “As surely as I live,” declares the Lord, “even if you, Jehoiachin[a](A) son of Jehoiakim king of Judah, were a signet ring(B) on my right hand, I would still pull you off. 25 I will deliver(C) you into the hands of those who want to kill you, those you fear—Nebuchadnezzar king of Babylon and the Babylonians.[b] 26 I will hurl(D) you and the mother(E) who gave you birth into another country, where neither of you was born, and there you both will die. 27 You will never come back to the land you long to return(F) to.”

28 Is this man Jehoiachin(G) a despised, broken pot,(H)
    an object no one wants?
Why will he and his children be hurled(I) out,
    cast into a land(J) they do not know?

Read full chapter

Footnotes

  1. Jeremiah 22:24 Hebrew Koniah, a variant of Jehoiachin; also in verse 28
  2. Jeremiah 22:25 Or Chaldeans

Yekoyakini Asumululwa

31 Awo mu mwaka ogw’amakumi asatu mu omusanvu ogw’okusibibwa kwa Yekoyakini kabaka wa Yuda, mu mwaka Evirumerodaki lwe yafuuka kabaka w’e Babulooni, n’ata Yekoyakini kabaka wa Yuda, n’amuggya mu kkomera ku lunaku olw’amakumi abiri mu etaano olw’omwezi ogw’ekkumi n’ebiri.

Read full chapter

Jehoiachin Released(A)

31 In the thirty-seventh year of the exile of Jehoiachin(B) king of Judah, in the year Awel-Marduk became king of Babylon, on the twenty-fifth day of the twelfth month, he released Jehoiachin king of Judah and freed him from prison.

Read full chapter