Add parallel Print Page Options

22 (A)“Kubanga abantu bange basirusiru,
    tebammanyi.
Baana abatalina magezi;
    abatategeera.
Bakagezimunnyu mu kukola ebibi,
    tebamanyi kukola birungi.”

Read full chapter

(A)Mmwe abantu ba Isirayiri abafuula obwenkanya okuba eky’okufumwa obufumwa
    mutulugunya obutuukirivu.

Read full chapter

12 (A)Kisoboka embalaasi okuddukira ku mayinja?
    Waali wabaddewo abalima ku mayinja n’enkumbi ezisikibwa ente?
Naye obwenkanya mubufudde obutwa
    n’ekibala eky’obutuukirivu ne mukifuula ekikaawa.

Read full chapter

(A)Awo ku lunaku olwo ndibonereza
    abo bonna abeewala okulinnya ku muziziko,
n’abo abajjuza ennyumba ya Mukama waabwe
    ebikolwa eby’obukambwe n’obulimba.

Read full chapter

(A)Kubanga onyaze amawanga mangi,
    abantu abasigaddewo balikunyaga;
Oyiye omusaayi gw’abantu,
    n’oyonoona ensi n’ebibuga n’abantu bonna ababibeeramu.”

Read full chapter