Add parallel Print Page Options

36 (A)Ekitala kyolekedde bannabbi baabwe ab’obulimba!
    Balifuuka balisiriwala,
ekitala kyolekedde abalwanyi baabwe.
    Balijjula entiisa.

Read full chapter

16 (A)Ku lunaku luli Abamisiri balibeera ng’abakazi. Balikankana n’entiisa olw’omukono gwa Mukama Katonda ow’Eggye ogugoloddwa gye bali.

Read full chapter

(A)Ndikukulembera
    ne ntereeza ebifo ebigulumivu.
Ndimenyaamenya emiryango egy’ebikomo
    ne ntemaatema ebisiba eby’ekyuma.

Read full chapter

(A)Emiryango gye gisse mu ttaka,
    n’emitayimbwa gyagyo agimenye n’agyonoona.
Kabaka we n’abakungu be baawaŋŋangusizibwa,
    eteri mateeka gaabwe agabafuga,
era ne bannabbi be tebakyafuna
    kwolesebwa kuva eri Mukama.

Read full chapter

13 (A)Laba abalwanyi bammwe balinafuwa
    ne batiitiira ng’abakazi.
Enzigi z’ensi yo
    nzigule eri abalabe bo.
    Era omuliro gwokezza emikiikiro gyazo.

Read full chapter