Add parallel Print Page Options

15 (A)Bakwatibwa ensonyi olw’ebikolwa byabwe eby’emizizo?
    Nedda.
    Tebakwatibwa nsonyi n’akatono.
Noolwekyo baligwira wamu n’abo abaligwa;
    balisuulibwa wansi bwe ndibabonereza,”
    bw’ayogera Mukama.

Read full chapter

(A)Noolwekyo ekiro kiribajjira, awatali kwolesebwa,
    n’enzikiza ebajjire awatali kulagulwa.
Enjuba erigwa nga bannabbi balaba,
    n’obudde bubazibirire.
(B)Abalabi baliswazibwa
    n’abalaguzi bakwatibwe ensonyi.
Bonna balibikka amaaso gaabwe
    kubanga Katonda tabaanukula.”

Read full chapter

(A)Ebyambalo bya Yokaana byakolebwa mu bwoya bwa ŋŋamira, era nga yeesibya lukoba lwa ddiba. N’emmere ye yali nzige na mubisi gwa njuki.

Read full chapter

(A)Ne bamuddamu nti, “Abadde ayambadde ekyambalo kya bwoya, nga yeesibye n’olukoba lwa bwoya.”

Kabaka n’ayogera nti, “Oyo yandiba Eriya Omutisubi.”

Read full chapter

(A)mu kiseera ekyo Mukama Katonda n’ayogera ne Isaaya mutabani wa Amozi nti, “Genda osumulule ebibukutu mu kiwato kyo era oyambulemu engatto mu bigere byo.” N’akola bw’atyo n’atambula engatto ng’aziggyemu.

Read full chapter