Add parallel Print Page Options

20 (A)Yobu olwawulira bino byonna, n’agolokoka n’ayuza ebyambalo bye n’amwa omutwe gwe, n’avuunama n’asinza:

Read full chapter

(A)Abantu b’e Diboni bambuse ku lusozi
    okukaabira mu ssabo lyabwe.
    Abantu ba Mowaabu bakaaba bakungubagira ebibuga byabwe ebya Nebo ne Medeba.
Buli mutwe gwonna gumwereddwako enviiri
    na buli kirevu kyonna kimwereddwa.

Read full chapter

16 (A)Mukungubage, n’emitwe mugimwe
    olw’abaana bammwe be mwesiimisa;
mumwe enviiri zammwe nga mukungubaga, emitwe gyammwe gibe ng’egy’ensega,
    kubanga abaana bammwe balibaggyibwako ne batwalibwa mu buwaŋŋanguse.

Read full chapter

30 (A)Baliyitibwa masengere ga ffeeza,
    kubanga Mukama abalese.”

Read full chapter