Add parallel Print Page Options

10 (A)kale omukazi wange ase eŋŋaano y’omusajja omulala,
    n’abasajja abalala beebake naye.

Read full chapter

10 (A)Noolwekyo bakazi baabwe
    ndibagabira abasajja abalala
n’ennimiro zaabwe
    zitwalibwe abantu abalala.
Bonna ba mululu okuva ku asembayo wansi okutuuka ku akomererayo waggulu,
    nnabbi ne kabona bonna balimba ne babba abantu.

Read full chapter

11 (A)Olinnyirira omwavu,
    n’omuwaliriza okukuwa emmere ey’empeke.
Newaakubadde nga mwezimbidde amayumba ag’amayinja,
    temuligabeeramu;
era newaakubadde nga mwesimbidde ennimiro z’emizabbibu ennungi,
    temulinywa ku wayini waamu.

Read full chapter

13 (A)Basize eŋŋaano, ne bakungula amaggwa.
    Bakooyedde bwereere ne bataba na kebaggyamu.
Bakwatiddwa ensonyi olw’ebibala bye bakunguddeyo,
    kubanga ebyo Mukama y’abikoze olw’obusungu bwe obungi.”

Read full chapter